Bannamasaka baalaze nti mu ggaali z’empaka tebawena nga bayitira ku kiraabu yaabwe eya Masaka Cycling Club. Baawangudde empaka z’okukuza olunaku lw’ensi yonna olw’okuvuga eggaali olwassibwawo ekibiina ...